Muwanguzi
Owoluganda gwe Ali eyo kye kisera wezuule omanye ki kyoli ekigambo kyakatonda kigamba nti mu John:12:24 nti dala dala mbagamba nti empeke bwetegwa kutaka neffa ebelawo yoka Nate bweffa ebaala emmeere nyinji amakulu kyeki nti omuntu yena anabako watuka Alina okuffa mubintu ebimu owoluganda walokoka naye walema okuffa Eli family yo bagenda munyimbe nawe nogenda kubanga otya okukyawa .olemedwa okuffa.olunyilili lwa25 nti ayagala obulamu bwe bumubula nti Naye akyawa obulamu bwe munsi eno alibusigaza okutuka kubulamu obutagwawo . owoluganda kyeki Sera okyawe obulamu buno obunyumilwa ebyensi obulamu obwo obutasalawo omuffu tanyumilwa masanyu tanyiigga .tufanane ekigambo kino tukyawe obulamu buno obukoma tunonye obulamu obutagwawo nti kaggayi1:5 bwati bwayogera mukama owegye nti mulowoze amakubo gamwe mwasiga bingo nemukungula bitono mulya naye temukuta owoluganda osize bingo naye bigwa mutaka etuffu okakasa nti byosiga biffa binabala emmeere enyinji owoluganda tulowoze amakubogaffe nolwekyo mukama abawe omukisa.
Click here to claim your Sponsored Listing.
Category
Website
Address
Kampala