Wagabajameluiz
26/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Olulumba olwa koleddwa eggwanga Lya Bayudaaya ( Israel) kunkya yo lunaku Lwa leero NE kigendererwa ekyo kwesasuza eggwanga Lya Iran Oluvanyuma LWO bulumbaganyi obwaliwo kuntandikwa yo mwezi Guno (October) , kikasiddwa nti tewabadde kubwatuka kwamaanyi kuuwuliddwa mu kibuga ekikulu ekya Tehran wabula bakakasiza okutibwa kwa Bajaasi babiri
English
Israeli army has carried out strikes on military targets in Iran in response to what it said were months of attacks by “Iran and its proxies” in the region
Iran’s military says two soldiers killed in Israeli strikes that targeted military bases in the provinces of Ilam, Khuzestan and Tehran
25/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Akabinja ka Kurdistan Workers Party mu ggwanga Erya Butuluuki ( Turkey) kakasiza nga bwekaali emabega wobulumbaganyi obwakolerebwa ku kkolero lyennyonyi enaku Biri emabega
Omwafiira Abantu Bataano nabalala abiri mubabiri nebavaawo nebiwundu
English
The outlawed Kurdistan Workers’ Party (PKK) has claimed responsibility for an attack on a Turkish state-run defence company near the capital, Ankara, that killed five people and wounded 22.
22/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Akabinja ka Ba Hezbollah Mu Lebanon bakakasiza okubeera emabega Wo lulumba Lwa kanyonyi akevuga akalumba amaka ga Ssaabaminista Wa Israel ssabiiti ewedde
English
The Lebanese armed group Hezbollah has claimed responsibility for a drone attack last week on Israeli Prime Minister Benjamin Netanyahu’s holiday residence in Caesarea in northern Israel.
22/10/2024
World 🌎 News Report ku Radio Y'omupiira 📻 102.1 FUFA fm
Luganda
Akalulu ke ggwanga Lya America Kali ku kakuguwa okusinziira kubibalo ebyakagulumizibwa omukutu gwa Ipos Ne Reuters News
Nga Kamala Harris, Vice President akulembedde Trump Donald Ku bintundu 46%-43%
English
Harris holds 46%-43% lead over Trump amid voter gloom, poll finds
Click here to claim your Sponsored Listing.
Category
Contact the business
Telephone
Website
Address
Kampala