Real Queen Ivone

Real Queen Ivone

Share

07/02/2026

NFE NGA ABA CONGO.

27/01/2026

Mango Juice πŸ₯­

Photos from Real Queen Ivone 's post 26/12/2025

Onn'Omusajja ali ku Dyo, amanyikidwa nga Basajjamivule (Nsolo Nkambwe), munange ebisera bili nga tan'Egata ku kibiina ekya NRM.... yaberanga mu program ku TV emu mu Uganda'wo.

Sibalwiseeyo.... Omusajja oyo weyayogeranga mubutuffu wama nga toyagala amalirize... anti ebigambo byeyaffubutukanga wama ddala nga bijjudde amakulu mangi... Era mwattu onvawo nga olina kyoyize ekipya n'Okwongera okumanya ku bintu bingi ebiffa mu gwanga Uganda kwotadde nemunsi yona.... Kwegamba... mubuffunze nga tumuyita mugezi ddala. Atenno mwattu musajja muyinvu bityaπŸ€” naye kasita yasala nadda ku side ya NRM....Hhooo n'Ondabir'Embaga mu kaddali.

Naye nga ebyo byonna olowooza lwaki?
Lwansonga... yasalawo okukyusa ebikyamu okubiffula ebituffu... Ebibi nabiffulanga ebilungi. Mwattu ennaku zinno mulaba kuzi street za Soso midiya ng'agezaako okwekubako enfuffu... as in okweza mu bantu ng'ayoger'amazima... Naye oba kinasoboka...Uhhh... Owaye... bagamba nti Better late than Never... tomanya.

Era kyekimu neku Bebe Cool wanfe bambi, kyekimuletera okumuyita "Omusiru" naye nga musajja mugezi ddala... Sing'asalawo okwogera ebintu mubutuffu bwaabyo... Ekikyamu nakyogera nga kikyamu... Ekituffu nakyogera nga kituffu... wama oyinza okulaba omusajja omukulu omutegenvu, omumanyi ng'ate mugezi ddala.

Akatalekeka... Bebe Cool crush wa senga wange from another mother... Naye yali mu 2003...2004, oba akyamuyinako crush mpaka katiπŸ€” Cause enaku zinno Bebe anyizaamuko.

Nebiwagidwa... Real Queen Ivone .

25/12/2025

Happy blessed merry Christmas and a prosperous new year 2026,,may God grant us Peace and good health as we prepare for 2026 βœ¨οΈπŸŽ„ ✨️

Photos from Real Queen Ivone 's post 21/12/2025

"Omusajja-wo nga tanabakuwa kintu kyona ekya kilisimasi, oli single, era oli mu rilesonisipu weka".

Madam, tubere bakakamu... bwobera ng'okya sigulibwa nezi post bweziti... toli mwetegeffu okubera mu rilesonisipu eli serious.

Omukwano si kintu ekilina okwelaga mu naku nkulu zoka, omukwano ogwa namaddala guwebwa nga tegukakidwa. Tekyetagisa ku kilisimasi, manya valentine's day, sijui New year nebisigadde.

Wekibera nga ddala oyina kyewetaga okunv'eri omusajja-wo, mutukirire mubukakamu omutegeze. Lekerawo okwemulugunya watali ate w'otuka wali nga weyisa ng'awatali kikunyigiriza ku mutima. Bera wa ddala ate mu bulungi n'empisa wali wonna.πŸ€œπŸΎπŸ€›πŸΎ

Sok'olindeko... wabuzizaako oy'omusajja-wo kyeyetaga ku kilisimasi? Ob'era okyayina eri endowoza nti kili ku side y'abasajja boka! Tuleker'awo okwekwasa n'okwenvunana mu mukwano, tusobole okunyumirwa rilesonisipu zanfe.

Mpozi ate eri abasajja. Okulagga omukwano eri omwagalwaawo tekikwetagisa obukadde bw'esimbi. Ebisera ebimu, ebera obuntu obutonotono, ebigambo ebiffayo, okuberawo wakwetagira, bu surprise obutonotono mu nfunayo as in mubusobozibwo. Nemutambulir'awo mpola mpola.
Mukyalawo muletere okuwulira nti ddala wanjawulo, aleme okulowoza nti zino post zaba motivational speaker ntuffu.

Akatalekeka... basajja mwe, muleker'awo okuteka sente mu bakazi in the name of Gaining their love and affection towards you... wabula teka sente mu mukazi already akwagala... kubaanga olunvanyuma omukwano gwegu-wangula awatali kakwakulizo kona.

Nebiwagidwa... I, me, as nze Real Queen Ivone

21/12/2025

Byebyonno...

20/12/2025

Bwaatyo bwasobodde okuyisaawo message-ye bambi.
More blessings to him/her.

20/12/2025

Omusajja nga bwatatwagala nfe aba silamu, nanfe tetumwagala...
Era... mpadde mpuliriza onno omwana omuto... atera okugamba abantu nti , ng'ayogera ku basilamu nti...mubonyebonyenyo naye singa nzijja mu buyinja... njakubaako byembakolera... Tetunamanya ob'anabikola... naye tugende n'atusubiza olusi.

Binno ebigambo byange... muyinja ogamba nti abasilamu munkangana-nkangana, nze nebwenfa lero... nfa nga mazze okwoger'amazima, omanyi amazima temugaagala.
Abasilamu mwebereremu...

Abasilamu mukoleki??? (TWEBEREREMU)

Sheikh bwaatyo nayogera ekimuluma ku mutima... Awo nange Real Queen Ivone nensaako omukono.

20/12/2025

Mujja kiwulira...

20/12/2025

Senga wange Nakaso owe Matuga lekeraawo obulogo, ogeya abantu, omanyira abantu... abantu bazibu... Nakaso abantu bajja kukutta... abantu bakaambwe, nvaku kuloga abantu...
Osera emmere, osera ebizimbe, so, webereremu.

Ate nawe omukulu owekika yona jyooli, sigenda okukwogera elinya... ekika ky'abembogo twanguyirize okututemera mu byaapa otuwe...
Tema-tema mu bibanja bulyomu omuwe ekikye... tobilemera kuba sigwe eyabitandikawo... eeeeh... ba jajja ne ba jajjanfe bajanga babasikiza, lwaki omulembe gw'okusika gukoma ku nfe?
Bageya... bali eyo ebbali bakugeya, nze sigenda kutya... ku tiktok obaako kyekilungi... bimanye... sikutya... So, gata-gata obubanja obo, oteme-teme bulyomu affune ekikye.

Otherwise, wonnogana okututemera temera mubu banja, tujja kutema gwe...yanguwako, sigenda okukwogera elinya ku lw'ekitibwa kyolina mu kika, kankuwe ekitiibwa kyo.

Said Rama...
Naye nze Real Queen Ivone sibiwagidde, era twongere okusabira abaana banfe Mukama abawe okumanya n'okutegera.

20/12/2025

"Some people think the words they say on social media are 'just jokes,' even when they're lies. They play with someone's name, yet deep down, they know they're lying. Every word we speak is a seed. Many are planting seeds without realizing it, and when harvest time comes, they may not remember which garden is yielding the crop. Let's choose humanity over h@te and truth over m0ckery. Let's think before we speak, and consider the impact of our words."

This was commented on by Teddy Kayegi, when Rama and college were undermining H.E Robert Kyagulanyi people's president.
Nebiwagidwa... Real Queen Ivone

19/12/2025

Ba mama Jayden battuse dda mukyaalo. Lwakuba tebayawula, green ne greens.

Want your business to be the top-listed Media Company in Kampala?
Click here to claim your Sponsored Listing.

Category

Website

Address

Kampala